1 John 2:9-11

9Omuntu agamba nti atambulira mu musana, kyokka ate n’akyawa owooluganda, aba akyali mu kizikiza. 10 aNaye ayagala owooluganda aba ali mu musana, era talinaawo kimwesittaza. 11 bKyokka oyo akyawa owooluganda, aba akyali mu kizikiza, era mu kizikiza ekyo mw’atambulira, nga tategeera gy’alaga, kubanga ekizikiza kimuzibye amaaso.

Copyright information for LugEEEE